S6 Luganda Paper 2
S6 Luganda Paper 2
S6 Luganda Paper 2
EBIGOBERERWA
Olupapula luno lugabanyiziddwamu ebitundu bisatu
Ebibuuzo byombi mu Kitundu A ne C byabuwaze
Mukitundu B londa nga bwolagiddwa
Ddamu ebibuuzo nga bwolagiddwa mu buli kitundu
EKITUNDU A
Over the last several decades, women around the world have made significant gains in areas such
as health, work and education since the 1950’s women’s life expectancy has increased from 49 to
68 years.
Since the 1960’s women’s participation in the labour force has risen from 33 per cent to 54.
Since the 1970’s literally rates for women have risen from 54 per cent to 64 cent. And since the
1980’s the gap between girls and boys enrolled in secondary school has narrowed from 80 girls
to go girls enrolled per 100boys.
Although the education gap between men and is wide, more men than women are literate. The
difference is greater in less developed regions.
(Extracted with minor modification from daily monitor 9th may 2001 by Eunice Nyambi)
Abamu kubakozi bagambye nti batandika okuwulira obubi nga baakayingira ekiyumba ekyali
kyakafuyirwa.
EKITUNDU B
(iii). obusimu bu buli wendi nkufuna bwe buletedde obutabanguko mu maka okweyongera
kubaganya ebirowoozo.
OBA
Ku mitwe egikuwereddwa, londako ebiri owadiikeko nga bwolagiddwa. (obubonero 25 buli
mutwe)
(i). Olukiiko lw’ekyalo lutudde, ku nsonga ezitali zimu, ggwe nga omuwandiisi waalwo teeka
mu buwandiike ebiteeso by’olukiiko.
(ii). Wandiika omukko mu mawulire nga wemulugunya kunkola ya Gavumenti eya bonna
basome mu masomero ga ssekendule.
EKITUNDU C
Funza ekitundu kino mu bigambo nga kikumi (obubonero 20)
Nga maliriza okusoma mu mwaka gwa 1941, nafuna omulimu mu kkomera eluzira. Eyo
nakolayo okumala emyaka ena, kwe kugamba nti okutuusa ssematalo ow’okubiri weyagweera.
Mu mwaka gwa 1946, nakyusa okuva mu bwa kalaani e luzira ne nzira mu kitongole kya puliisi
ekikessi omwo nno nnakakulungulamu emyaka kumpi kumi n’etaano, kyoka omulimu guno
nkyagwagala kubanga nfuna omusaala ogweyamba.
Omusaala guno, gwansobozesa okwezimba nga nkyali muvubuka. Mukwezimba kuno, nagula
mmotoka kapyata, nagula ekibanja nnakitokolo, ne nzimba n’enyumba kwokomya amaaso. Ate
olw’okubanga okuva mu butto bwange nayagala nyo okuyigga, olwafuna ku nsimbi eziwera ne
ngula emmundu lwa samayinja. E ,e wamma gwe ne nneegombebwa bangi;
Bwentyo nalabika nga nsooloobye nnyo ku balenzi bannange betwakula nabo, era enzaalwa
z’okukyalo kye waffe ekiyitibwa kaabubiro.
Abataka abagalana ne balima akambugu” nze ne kaweke okuva lwe twali tusibuka ku kyalo
kimu, twakola omukwano ogutali mwangu gwa kuzaala. Nze nnali sisobola kunsinzira mu maka
gange agaali mu mabira ekyaggwe okujja okukola, kyenva mpangisa ennyumba mu “kkwota” e
Ntinda. Munnange kaweke naye teyanjabulira yapangisa ennyumba eyali eiraanye eyange. Awo
we twavanga, nga tugendera mu motoka yange, netugenda tulingiza ku bannakazadde baffe abali
babeera ku kyalo kaabubiro, eyo mu Gombolola ya ssabawaali mu kyaggwe.
Mmotoka yange yafukira ddala yaffe abairi si lwakubanga twagatta ssente, wabula ol’okubanga
omukwano gwali gutasaza mu kasu. Kaweke buli we yayagalanga okugenda nga muwa buwi
mmotoka nagenda, ate olwo nga maze n’okumuyigiriza okugigoba.
“BIKOMYE WANO”